Ekitongole ki Youth Platform Africa (YPA) ekirundira abantu embuzi kikoze Okulabula eranga kuno kukoleddwa Senkulu wakyo Obed Ben ono alabudde Banna uganda ku bitongole byebasigamu ensimbi okubaako byebibakolera okusooka era bakole okunoonyereza ennyo olwono baleme okubbibwa bino byogeddwa bwa badde agabira abantu abawanguzi embuzi nga bano beetaba mu kalulu kekyateekawo,omukubawanguzi Nagawa Stella bamuyozaayozeza ate nebasaba banna uganda okwetanira youth platform Africa olwobulunzi obuli kumutindo.