H.E Paul Kagame Pulezidenti wa Rwanda, alangiridde nga baggyewo obukwakulizo bwonna kubantu okuva mu mawanga ga Africa abayingira muggwanga lye Rwanda nga baakuyingirira bwerere awatali kusabibwa Visa.
Kati kitegeeza nti omuntu yenna ava mu nsi za Africa waddembe okulinnya ennyonyi nayingira e Rwanda nga tasasudde ekikumi kyona eky’okuyingira bwatyo n’okufuluma