Benjamin Netanyahu nga ye Ssaabaminisita w’eggwanga lya Israel,agaanye eby’okutuula atesese n’akabinja ka ba Hamas akali mu luwanaanda lwe Gaza,ku by’okukomya olutalo luno nga bwebabadde basaba.…
View More GAZA EMUNDU ESEKA ATE SIYAKUSIRIKA KATI.Tag: President Museveni
PulezidentiMuseveni akakwasiddwa obwa Ssentebe w’omukago gwa (NAM)
Pulezidenti Kaguta Museveni amangu ddala nga yakakwasibwa obwa Ssentebe bw’omukago gwa Amawanga ganampawengwa(NAM ) wali ku Speke Hotel e Munyonyo akolokose amawanga g’abazungu agakaka amawanga…
View More PulezidentiMuseveni akakwasiddwa obwa Ssentebe w’omukago gwa (NAM)Dr.Monica Musenero agobeddwa mu kakiiko ka palamenti akalondoola embalirira ye ggwanga.
Dr.Monica Musenero nga Ono ye Minisita wa sayansi ne tekinilogiya agobeddwa mu kakiiko ka palamenti akalondoola embalirira oba budget committe gyabadde agenze okubuulira ababaka ku…
View More Dr.Monica Musenero agobeddwa mu kakiiko ka palamenti akalondoola embalirira ye ggwanga.Gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebya abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne siniya ey’okuna (U.C.E).
Prof.Dr Lawrence Muganga Ono nga ye amyuka Ssenkulu wa Ssettendekero wa Victory University agamba gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebikolebwa abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne…
View More Gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebya abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne siniya ey’okuna (U.C.E).Robert Kyagulanyi Ssentamu agambye nti Enkungaana nga NAM ne G77 eziri mu gwagga tezijja kugasa bana Uganda .
Pulesidenti w’ekibiina kya National Unity Platform (NUP) Robert kyagulanyi Ssentamu ekili kumwanjo okuvuganya gavumenti agambye nti Enkungaana nga olwa mawanga Ganampawengwa (NAM) ne G77 Eziri…
View More Robert Kyagulanyi Ssentamu agambye nti Enkungaana nga NAM ne G77 eziri mu gwagga tezijja kugasa bana Uganda .Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga,alekulidde wamu n’akakiiko ke konna.
Omulamuzi Simon Byabakama nga Ono yebadde Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga, alekulidde wamu n’akakiiko ke konna oluvannyuma lw’ekisanja kye ekyamuweebwa nga 18 November 2016 okuggwako…
View More Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga,alekulidde wamu n’akakiiko ke konna.DP ne NRM bakukuba tooci mundagano gyebasako omukono.
Abakulembeze b’ekibiina ki Democratic Party (DP) ekikulembelwa Norbert Mao ne bana NRM ab’okuntikko bategese ttabamiruka wiiki ejja nga ekigendelerwa kya kukuba ttooci mu ndagaano gyebaateekako…
View More DP ne NRM bakukuba tooci mundagano gyebasako omukono.Mutabani w’omukulembeze w’eggwanga lya Niger, Salem Bazoum ayimbuddwa.
Eyali mutabani w’omukulembeze w’eggwanga lya Niger, Salem Bazoum nga gyebuvudeko yali yakwatibwa amagye bwegali gawambye obuyinza mu mwaka gwa 2023,kyaddaaki amaze n’ayimbulwa oluvannyuma lw’akakiiko k’amagye…
View More Mutabani w’omukulembeze w’eggwanga lya Niger, Salem Bazoum ayimbuddwa.Uganda esindise ekibinja ky’abakungu mu America okwegayirira ku AGOA.
Mu mwezi gwa October omwaka guno 2023,H.E Joe Biden nga yemukulembeze w’eggwanga lya America,yawandiikira Sipiika wa palamenti ya America ento,nga agitegeeza nti gavumenti ye yakugoba…
View More Uganda esindise ekibinja ky’abakungu mu America okwegayirira ku AGOA.Enguudo embi, amasomero agatali ku mutindo ne eby’obulamu bisobola okulinda.
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni munsisinkana gyabademu n’olukiiko oluddukanya disitulikiti ye Amuru wali mu maka g’obwapulezidenti Entebbe abakulembeze bano abategezezza nga ebizibu byebakaabira omuli enguudo embi,…
View More Enguudo embi, amasomero agatali ku mutindo ne eby’obulamu bisobola okulinda.