Benjamin Netanyahu nga ye Ssaabaminisita w’eggwanga lya Israel,agaanye eby’okutuula atesese n’akabinja ka ba Hamas akali mu luwanaanda lwe Gaza,ku by’okukomya olutalo luno nga bwebabadde basaba.…
View More GAZA EMUNDU ESEKA ATE SIYAKUSIRIKA KATI.Tag: Bobi Wine
Omuyimbi Baby Deo afudde.
A mawulire agenaku eri abayimbi muggwanga, Omuyimbi Mbaziira Deo abadde amanyiddwa nga Baby Deo Star eyayatiikirira ennyo olw’oluyimba “Kawanga” afiiridde mu kabenje mu bitundu bye…
View More Omuyimbi Baby Deo afudde.Ekiwandiiko ekitambula ku mitimbagano kitabudde abasomesa.
Filbert Baguma nga ye muwandiisi w’ekibiina ekitaba abasomesa mu ggwanga ki Uganda National Teachers Association (UNATU),alagidde abasomesa bonna okugenda ku ssomero basomese abaana b’eggwanga baleme…
View More Ekiwandiiko ekitambula ku mitimbagano kitabudde abasomesa.PulezidentiMuseveni akakwasiddwa obwa Ssentebe w’omukago gwa (NAM)
Pulezidenti Kaguta Museveni amangu ddala nga yakakwasibwa obwa Ssentebe bw’omukago gwa Amawanga ganampawengwa(NAM ) wali ku Speke Hotel e Munyonyo akolokose amawanga g’abazungu agakaka amawanga…
View More PulezidentiMuseveni akakwasiddwa obwa Ssentebe w’omukago gwa (NAM)H.E Paul Kagame wakuddiza Bungereza obukadde bwa pound 240.
H.E Paul Kagame nga ye Pulezidenti we ggwanga elye Rwanda agambye nti agenda kuddiza gavumenti ya Bungereza ssente zonna ezamuweebwa singa tewabaawo munoonyi wa bubuddamu…
View More H.E Paul Kagame wakuddiza Bungereza obukadde bwa pound 240.Dr.Monica Musenero agobeddwa mu kakiiko ka palamenti akalondoola embalirira ye ggwanga.
Dr.Monica Musenero nga Ono ye Minisita wa sayansi ne tekinilogiya agobeddwa mu kakiiko ka palamenti akalondoola embalirira oba budget committe gyabadde agenze okubuulira ababaka ku…
View More Dr.Monica Musenero agobeddwa mu kakiiko ka palamenti akalondoola embalirira ye ggwanga.Gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebya abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne siniya ey’okuna (U.C.E).
Prof.Dr Lawrence Muganga Ono nga ye amyuka Ssenkulu wa Ssettendekero wa Victory University agamba gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebikolebwa abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne…
View More Gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebya abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne siniya ey’okuna (U.C.E).JEEMA yesambye omukago gwa Bobi Wine ne kizza Besigya.
Ekibiina ki Justice Forum (JEEMA) ekikulemberwa Asuman Basaslirwa kyesambye omukago ogukoleddwa ebibiina okuli FDC ekiwayi ky’ekatonga,National unity platform (NUP) peoples progress Alliance for national transformation…
View More JEEMA yesambye omukago gwa Bobi Wine ne kizza Besigya.United Forces of Change balangiridde okusimba ebimera nga ebitooke, mu binnya ebiri mu nguudo za Kampala.
Bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya wansi w’ekisinde ki United Forces of Change balangiridde okutandika n’olwokuna wiiki eno bagenda kusimba ebimera omuli ebitooke, amayuuni, lumonde kwossa okulundira…
View More United Forces of Change balangiridde okusimba ebimera nga ebitooke, mu binnya ebiri mu nguudo za Kampala.Robert Kyagulanyi Ssentamu agambye nti Enkungaana nga NAM ne G77 eziri mu gwagga tezijja kugasa bana Uganda .
Pulesidenti w’ekibiina kya National Unity Platform (NUP) Robert kyagulanyi Ssentamu ekili kumwanjo okuvuganya gavumenti agambye nti Enkungaana nga olwa mawanga Ganampawengwa (NAM) ne G77 Eziri…
View More Robert Kyagulanyi Ssentamu agambye nti Enkungaana nga NAM ne G77 eziri mu gwagga tezijja kugasa bana Uganda .