Ofiisa wa mukono disitulikiti Robert Mbazira akwatiddwa natwalibwa ku police emukono kumivuyo egyekuusa okubulankannya ebyapa byetakka ebiwelako mu disitulikiti ye mukono
Ekiragiro kikoleddwa minisita akulira ebyamataka Sam mayanja, era minisita asazizaamu ebyapa 2 ebiliko eka 400 kuluguddo lwekasana mu disitulikiti ye kayunga.