Presidenti wa nup tasobola kutugisako internet

Hon Minisita Chris baryomunsi Minisita w’amawulire n’okulung’amya eggwanga, awakanyiza ebiyitingana nti gavumenti egenda kuggyako Yintanenti nga Pulezidenti wa NUP_Ug, HE Bobiwine Robert kyagulanyi Sentamu akomawo okuva ebweru w’eggwanga,buno abuyise bulimba obuwedde emirimu nga Kyagulanyi wadde okudda nga bwayagala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *