Omuzannyi Christiano Ronaldo eggulo yawezezza emipiira 201 gyeyakasambira ttiimu y’eggwanga eya Portugal Ono nafuuka omuzannyi asinze okuzannyira ttiimu y’eggwanga lye emipiira emingi. Mu mupiira guno yasobodde okuteeba ggoolo 2 bwebaabadde battunka n’eggwanga lya Slovakia kati aweza ggoolo 73 eza international ku myaka 30,kati yemusambi asinga ggoolo enyingi ku tiimu zamawanga gonna munsi yonna ne ggoolo 125 mu mipiira 201.