Mutabani w’omukulembeze w’eggwanga lya Niger, Salem Bazoum ayimbuddwa.

Eyali mutabani w’omukulembeze w’eggwanga lya Niger, Salem Bazoum nga gyebuvudeko yali yakwatibwa amagye bwegali gawambye obuyinza mu mwaka gwa 2023,kyaddaaki amaze n’ayimbulwa oluvannyuma lw’akakiiko k’amagye agaawamba obuyinza okusalawo okumutta.Bazoum Salem olumutadde nayolekera eggwanga lya Togo,amazze emyezi 5 mu nkomyo okuva lweyakwatibwa mu mwezi gw’omusavu omwaka oguwedde. Bazoum abadde mu kkomera ne bazadde be okuli kitaawe Mohamed Bazoum ne maama we,nga bano abaleseeyo mu nkomyo nga tebamanyi ddi lwebagenda kuyiimbulwa

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *