#KyuusaKaPlate:Enkyuukakyuuka kubidduka eguuse,nga eddimu Kati Gavumenti lyeyolekede kwe kukyusa namba puleeti z’ebidduka byona okuzizza ku Digito namba puleeti,buli Alina ekidduka wakusasula okufuna digito namba puleeti,amotooka empya ezigulibwa zakusasula emitwalo nsavu mugumu mu enkumi nyaa mu bisatu (714,300),songa abalina enkadde namba puleeti bakusasula emitwalo kumi n’etaano (150,000) ate nga piki piki (boda bodda) emitwalo Etaano (50000).