JEEMA yesambye omukago gwa Bobi Wine ne kizza Besigya.

Ekibiina ki Justice Forum (JEEMA) ekikulemberwa Asuman Basaslirwa kyesambye omukago ogukoleddwa ebibiina okuli FDC ekiwayi ky’ekatonga,National unity platform (NUP) peoples progress Alliance for national transformation (ANT)ne bilala, nga bagamba nti tebakkiriziganya mu nkola zabwe.Jeema egamba nti bannabyabufuzi mu bibiina bino ebyegase byava dda ku mulamwa nga tebakyayinza kukolagana nabo mu kuleeta enkyukakyuka ez’omugundu mu ggwanga.JEEMA yegasse ku kiwayi kya DP ekikulemberwa Norbert Mao,ne FDC eye Najjanankumbi abesambye ensisikano eno nga bagamba nti tebaategeezeddwako.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *