H.E Paul Kagame wakuddiza Bungereza obukadde bwa pound 240.

H.E Paul Kagame nga ye Pulezidenti we ggwanga elye Rwanda agambye nti agenda kuddiza gavumenti ya Bungereza ssente zonna ezamuweebwa singa tewabaawo munoonyi wa bubuddamu yena mu ggwanga lye.Gavumenti ya Bungereza yawa Rwanda obukadde bwa Pawundo 240 era ng’erinze nendala obukadde bwa Pawundi 50 wabula nga nessaawa ya leero tewali muntu yenna yali awerezeddwa gavumenti ya Bungereza mu Rwanda nga bweyali etegese.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *