Oluvanyuma lwa pulesidenti wa America Joe Biden ne Katiikiro wa Israel Benjamin Netanyahu okusisinkana bakiliziganyiza Israel okudamu okuwa Amazzi Abantu be Gaza, Israel yali yasalako Amazzi okuva olutalo bwe lwatandiika nga aba hamazi balumbye Israel.