Enguudo embi, amasomero agatali ku mutindo ne eby’obulamu bisobola okulinda.

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni munsisinkana gyabademu n’olukiiko oluddukanya disitulikiti ye Amuru wali mu maka g’obwapulezidenti Entebbe abakulembeze bano abategezezza nga ebizibu byebakaabira omuli enguudo embi, amasomero agatali ku mutindo eby’obulamu ebibi byona basooke babiteeke ku bbali amaanyi basinge kugamalire mu kutereeza eby’obufuzi n’ennyingiza yaabwe.
Agambya nti ebyo byonna bisobola okulinda naye okumalawo eby’obufuzi ebibi n’okutereeza ennyingiza y’abantu bikulu nnyo era tebirina kulinda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *