Embaga ya Kyabazinga wa busoga esembedde.

Obwakabaka buganda buvujjiridde emikolo gy’embaga ya Kyabazinga we busoga n’ensimbi eziri mu bukadde 114.
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naweerezza Obubaka eri obwa Kyabazinga era Alagidde Katikkiro Charles Peter Mayiga akole entegeka obwakabaka bwa Buganda bukiikirirwe bulungi mu mikolo gino egyokubawo nga 18 November 2023

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *