Ekiwandiiko ekitambula ku mitimbagano kitabudde abasomesa.

Filbert Baguma nga ye muwandiisi w’ekibiina ekitaba abasomesa mu ggwanga ki Uganda National Teachers Association (UNATU),alagidde abasomesa bonna okugenda ku ssomero basomese abaana b’eggwanga baleme kutwalirizibwa kiwandiiko ekitambula ku mitimbagano,Ono era yegaanye ekiwandiiko ekitambula ku mutimbagano nga kikunga abasomesa okweguggunga obutadda ku masomero nga 5 ogwokubiri olusoma oluggulawo omwaka lwelutandika,olwe misaala gy’abasomesa abasomesa amasomo ga Art’s obutayongezebwa misaala nga gavumenti bye yali yasubiza okubakolako.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *