Ekirombe kise 22 mu Tanzania.

Abantu 22 mu ggwanga lya bafudde oluvannyuma lw’ekirombe kyebabadde basimamu Zaabu (Gold) okubabuutikira. Bino byabaddewo ku Lwomukaaga oluyise ng’okusinziira ku Kaminsona w’ebbendobendo lya Simiyu ewaabadde akabenje kano, abaafiridde mu kirombe kino baabadde bakikola mu bukyamu nga gavumenti yali yayimiriza emirimu mu kirombe kino olwa nnamutikwa w’enkuba abadde afudembe ensangi zino.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *