Abayimbi ne banabitone mu kibina kyabwe ekya wamu ki Uganda national musicians federation ekikulembelwa Eddy Kenzo musuzza basabye gavumenti eyise ekiteso ekikilizisa radio ne tv okubawa airtime wa bitundu 90% nga enyimba zizanyibwa mu kawefube wokuyimusa omutindo nokukuza ebiyiye byawano mu gwanga.abayimbi basabye ne gavumenti ateeke omusolo ku bakozesa komputa mu kusala nokutunda enyimba zabwe nabo basobole okukifunamu.