ebya zaake bikambwe

.
Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda munna FDC ku kiwayi kye katonga agambye nti olunaku lw’eggulo palamenti y’abadde erina okwogera ku nsonga lwaki gavumenti yawera enkung’aana z’ebibiina by’obufuzi ku ludda oluvuganya kyebagamba nti si kituufu.
Era ono nga talaba nsonga y’omubaka Zaake Francis bweyinza okuvirako okusazaamu olutuula lwa palamenti olulamba nelusindikibbwa mukuwumulako paaka wiiki ejja nga luno omw’abadde ensonga ezikwata obutereeevu ku nkulaakulana y’eggwanga,era nga ababaka ku ludda oluwabula gavumenti bategeeza nti ebyabaddewo olunaku lw’eggulo mu Palamenti byabadde biteeketeeke kwagala ku bajja ku mulamwa ogwabadde gulina okwogerwako

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *