DP ne NRM bakukuba tooci mundagano gyebasako omukono.

Abakulembeze b’ekibiina ki Democratic Party (DP) ekikulembelwa Norbert Mao ne bana NRM ab’okuntikko bategese ttabamiruka wiiki ejja nga ekigendelerwa kya kukuba ttooci mu ndagaano gyebaateekako omukono okulaba wa webatuuse n’ebyo byebateeka mu ndagaano eno.Minisita w’ensonga za Ssemateeka mu ggwanga era Ssenkaggale wa DP ,Norbert Moa ategeezezza nga bweguweze omwaka Mulamba n’ekitundu bukya bateeka omukono ku ndagaano n’ekibiina kya NRM nga tebatuulangako kulaba bigaanye nabiki ebituukiddwako Kati kekadde akatufu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *