Abayizzi ebekibiina ekyo musanvu (P.7) abawela 749,347 bebawandisiibwa okutula ebigezo byakamalilizo omwaka 2023,bawandiisibwa mu bifo ebitulwamu 14,442 okukira ku by’omwaka oguwedde 2022 era senta zali…
View More Amasomero ga gavumenti gatuzizza abayizzi bangi okukira ku gobwananyini mu mwaka 2023.Category: Luganda
Abateeberezebwa okutemula eyali omuwaabi wa gavumenti Joan Kagezi basimbiddwa mu kkooti esookerwako e Nakawa.
Ekitongole ekikettera munda mu ggwanga ki ISO ne nekya Criminal Investigations Directorate (CID) bikutte abasajja baana abagambibwa okutemula eyali omuwaabi wa gavumenti, Joan Kagezi nga…
View More Abateeberezebwa okutemula eyali omuwaabi wa gavumenti Joan Kagezi basimbiddwa mu kkooti esookerwako e Nakawa.Pulesidenti Museveni agambye Uganda tusobola bulungi okwebezaawo awatali buyambi bw’abazungu.
Pulezidenti Kaguta Museveni agumizza bannayuganda nga Uganda bwesobola bulungi okwebezaawo awatali buyambi bw’abazungu abatakkanya nayo naddala singa bagoberera by’abagamba omuli okwetaba mu by’obufuzi nga tebagoberera…
View More Pulesidenti Museveni agambye Uganda tusobola bulungi okwebezaawo awatali buyambi bw’abazungu.Youth platform Africa agabidde abawanguzi embuzi.
Ekitongole ki Youth Platform Africa (YPA) ekirundira abantu embuzi kikoze Okulabula eranga kuno kukoleddwa Senkulu wakyo Obed Ben ono alabudde Banna uganda ku bitongole byebasigamu…
View More Youth platform Africa agabidde abawanguzi embuzi.Akatambi ka firimu akatumibwa Bobi Wine the People’s President katongozebwa e Kenya
Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende y’akiikiridde Pulezident wa NUP National Unity platform Kyagulanyi Sentamu Aka bobi wine e Kenya mu kutongoza akatambi ka firimu…
View More Akatambi ka firimu akatumibwa Bobi Wine the People’s President katongozebwa e KenyaMinisita Ruth Nankabirwa Palamenti amutadde kuninga omwaka gwa 2025 nga tegunagwako bana uganda bafune ku mafuta gabwe.
Ababaka ba Palamenti bawadde Hon Ruth Nankabirwa minister wa masanyalaze n’obugagga obwensibo okulaba nga banauganda bafuna ku sanyu lya mafuta mu mwaka gwa 2025,kino kidilidde…
View More Minisita Ruth Nankabirwa Palamenti amutadde kuninga omwaka gwa 2025 nga tegunagwako bana uganda bafune ku mafuta gabwe.Oludda oluwabula gavumenti e Zimbabwe, lulangiridde nga bwetabajja kwetaba mukulonda.
Akulira oludda oluwabula gavumenti e Zimbabwe, Nelson Chamisa alangiridde ng’ekibiina kye ekya Citizens Coalition for Change (CCC) bwekitagenda kwetaba mu kulonda kw’okujjuza ebifo 15 nga…
View More Oludda oluwabula gavumenti e Zimbabwe, lulangiridde nga bwetabajja kwetaba mukulonda.Justine Lumumba ategeezezza nti nga Busoga bayise mu kusoomoozebwa kungi.
Omwogezi w’akakiiko akateekateeka ekijjulo eky’enjawulo ekiteekateeka embaga ya Kyabazinga Busoga William Wilberforce Nadiope Gabula IV, Justine Lumumba ategeezezza nti nga Busoga bayise mu kusoomoozebwa kungi…
View More Justine Lumumba ategeezezza nti nga Busoga bayise mu kusoomoozebwa kungi.Mao ayongende okudduulira banayuganda: Temusobola kujja museveni mu buyiinza na Kalulu.
Omukulembeze wa Democratic Party Uganda era nge ye Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’essiga eddamuzi, Norbert Mao avuddeyo nasekerera Bannabyabufuzi abalowooza nti akalulu kasobola…
View More Mao ayongende okudduulira banayuganda: Temusobola kujja museveni mu buyiinza na Kalulu.