President wa national unity platform (Nup) akwatiddwa kukisawe kyenyonyi Entebbe nga yakadda okuva ebweru we ggwanga, Robert Kyagulanyi Sentamu abadde alindiliddwa ba nakibiina kya nup wamu nabakulumbeze mu kawefube wokumwaniliza, tekinategelekeka wa gyatwaliddwa Kati ekisuubilwa yandidizibwa mu maka ge e magere.