Gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebya abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne siniya ey’okuna (U.C.E).

Prof.Dr Lawrence Muganga Ono nga ye amyuka Ssenkulu wa Ssettendekero wa Victory University agamba gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebikolebwa abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne…

View More Gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebya abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne siniya ey’okuna (U.C.E).

United Forces of Change balangiridde okusimba ebimera nga ebitooke, mu binnya ebiri mu nguudo za Kampala.

Bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya wansi w’ekisinde ki United Forces of Change balangiridde okutandika n’olwokuna wiiki eno bagenda kusimba ebimera omuli ebitooke, amayuuni, lumonde kwossa okulundira…

View More United Forces of Change balangiridde okusimba ebimera nga ebitooke, mu binnya ebiri mu nguudo za Kampala.

Robert Kyagulanyi Ssentamu agambye nti Enkungaana nga NAM ne G77 eziri mu gwagga tezijja kugasa bana Uganda .

Pulesidenti w’ekibiina kya National Unity Platform (NUP) Robert kyagulanyi Ssentamu ekili kumwanjo okuvuganya gavumenti agambye nti Enkungaana nga olwa mawanga Ganampawengwa (NAM) ne G77 Eziri…

View More Robert Kyagulanyi Ssentamu agambye nti Enkungaana nga NAM ne G77 eziri mu gwagga tezijja kugasa bana Uganda .