Banamawulire abadeventi bakyusiza obukulembeze.

Banamawulire wansi womukago gwa Adventist Media Association (AMA) mu Annual General Meeting egulawo omwaka 2024 gyebatadde ku peniel beach resort Entebbe, basose nakusaba okukulembeddwamu Pr Nicholas Bitamazire omuwandiisi wa Uganda Union mission,mumubaka bwe ategezeza ngabanamawulire bwebali mutuluba lyelimu ne banabbi ebedda abali mu bigibuli kuba bona baliwo kwogera mazima na bitagenda bulungi, abasabye obutatililira mulimu gwabwe bulikadde era n’okuba namazima, mungeri yemu obutekuubira ludda nga bakola emilimu gyabwe. Oluvanyuma lw’okusabanga kuwedde,abadde Pulesidenti we kibiina kino joshua musaasiz Naubuga awaddeyo ofiisi eri amudidde mubigere Mr Babi Kimera owa City sites limited ayalondedwa,Musis James nga amyuka ate nga Mugera Joshua Ssabawandiisi w’ekibiina,Mirembe Damalie nga omuwaniika, Samuel Digo owa publicity, Kanyelezi cosma nga Sabakuunzi nabalala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *