Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende y’akiikiridde Pulezident wa NUP National Unity platform Kyagulanyi Sentamu Aka bobi wine e Kenya mu kutongoza akatambi ka firimu akatumibwa “Bobi Wine the People’s President”
Shamim Malende asinzidde ku kibanja kye ekya X nategeeza nti obumu ku bubaka Pulesidenti we Kyagulanyi bweyamutisse kwekusaba Banna kenya okusitula amaloboozi gabwe balwanyise okutyobola eddembe ly’obuntu mu nsi yonna…