Akakiiko akakola ku ddembe ly’obuntu mu ggwanga kenyamivvu eri Mpuuga.

Akakiiko akakola ku ddembe ly’obuntu mu ggwanga ka( UHRC) kavumiridde ekikolwa ky’akulira oludda oluvuganya gavumenti mu Palamenti Mathias Mpuuga okuteeka ebifaananyi n’obutambi bw’abantu abagambibwa okubuzibwawo ku mikutu gye emigatta bantu nga kwatadde nebaayita ab’enganda z’abantu abo baalaga nga babanja abantu baabwe nebagamba nti buno bulimba bwennyini Mpuuga bwatandise okukozesa okwonoona erinnya ly’akakiiko kano.
Akakiiko kagamba balina abantu abaabawa obujulizi nti Mpuuga ne kibiina kya NUP baabasuubiza ssente bagambe nti baawambibwa kyokka nebatabasasula.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *