Abawagizi ba nup 40 bakyakuumiddwa ku police.

Police etegezeza nga bwelina Abawagizi ba Nup abawela 40 nga kwekuli nomubaka wa busiro South Hon Charles matovu abakwatiddwa egulo bwebabadde balindilira okwaniliza President we kibina kyabwe Robert Kyagulanyi Sentamu bano batebelezedwa okwagala okukuma omuliro mu Bantu, basangiddwa n’obukofiira obumyufu obwa Nup, amasaati ga “Kunga Kunga” Emizindaalo eminene nebilala, omwogezi wa police Mukibuga Kampala Patrick onyango yakakasiza bino era nga akadde Kona bakusimbibwa mumbuga zamateeka bawelenembe nisango.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *