Abasubuzi be mukono basabye okubawanga emisomo bongere okubabangula kubikwatagana ne misolo.

Ura esisiinkanye bananyini business nabasubuzi mu mukono okubeebaza n’okwongera okwogera nabo ku nsonga ezibaluma nga bana business,mukawefube gweebatuma tax payers appreciation season oba giyite Tax Baraza abeerawo buli September paka December,mwebawuliliza ebyo abasasula omusolo bwebemulugunyizamu,abasubuzi ne bananyini makolero balaze obwenyamivu ku ngeri aba ura gyebasolozamu emisolo nengereka yabwe alabika nga enyigiliza nadala abatandisi ba business entono, abasubuzi basabye okubawanga kumisomo bongere okubabangula kubikwatagana ne misolo,mubyona ebyogeddwa ensonga yenguzi mubakozi ba ura erabika nga ebobya emitwe ba namukono.mumwaka gwa 2022 mukono region yasobola okusolozebwamu omusolo gwa buwumbi nga 50 eranga yatuuka ku goolo yayo mu ura.. Ensisinkano eno yetabiddwako Hon Betty nambooze, chairperson wa ussia, chairperson wabasubuzi mukono n abalala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *