Presidenti we kibina kya national unity platform Robert kyagulanyi Sentamu aka bobi wine, yewunyisiza bwategezeza bana uganda abawangalira mu South Africa nti “tebakiliza president Museveni okubawula ne baganda babwe abamawanga amalala nga mwemuli nabanyarwanda,bagambye nti bano batandiike n’okubawasa kuba okuva edde babadde no mikwano ogwawamu ogutalina kuvawo, olwekyo bakomye embeera ey’obusosoze mumawanga”