Ababaka ba Palamenti bagala omuwendo gw’ababaka gudde ku 229 mukifo kye 557

Ababaka ba Palamenti babiri okuli Naome Kabasharira muna Nrm eyamibwa card mukamyufu omuvanyuma nawangula nga talina card yakibina mu Rushenyi County ne Paul Omara owa Otuke Countyi atelina kibina kyabyabufuzi basisiinkanye sipiika wa palamenti Anita Among n’Omumyuka we Thomas Tayebwe nga basaba babaKkirize baleete ekiteeso ekikendeeza ku muwendo gw’ababaka abali mu palamenti okuva ku 557 badde 229.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *