Ababaka abali ku ludda oluwabuzi 15 mu kibiina kya CCC mu Palamenti ya Zimbabwe bayimiliziddwa.

Ababaka abali ku ludda oluwabuzi 15 mu Palamenti ya Zimbabwe bayimiliziddwa obutakiika muntula mukaaga (6) no’butaweebwa misaala okumala emyezi 2.Ababaka bano nga banakiibina kya citizen coalition for change (CCC) bawakanyizza okusalawo kwomukubiriza wa Palamenti Jacob Mudenda muna kibiina ki ZANU-PF ekili mubuyinza.
Omukubiliza wa Palamenti awandiikidde akakiko ke’byo’kulonda ku ebifo bino era wandiibawo okulonda okujuza ebifo bino. Bino byona bizewo nga eyefudde Ssabawandiisi wekibina ki CCC okuwandikira omukubiliza wa Palamenti nga ababaka abo bwebatakyali bakibiina kyabwe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *