Mukono Local News
Abasubuzi be mukono basabye okubawanga emisomo bongere okubabangula kubikwatagana ne misolo.
Ura esisiinkanye bananyini business nabasubuzi mu mukono okubeebaza n’okwongera okwogera nabo ku nsonga ezibaluma nga bana business,mukawefube gweebatuma tax payers appreciation season oba giyite Tax…
Robert Mbazira akwatiddwa kumivuyo egyekuusa okubulankannya etakka.
Ofiisa wa mukono disitulikiti Robert Mbazira akwatiddwa natwalibwa ku police emukono kumivuyo egyekuusa okubulankannya ebyapa byetakka ebiwelako mu disitulikiti ye mukonoEkiragiro kikoleddwa minisita akulira ebyamataka…
Abayizi 205 mu siniya eyo mukaaga bagobeddwa kusomero.
Abayizi ba nsomereo lye Ntale erisangibwa e mbarara abasoba mu 205 aba S.6 bagobeddwa ku ssomero okumala ebbanga eritali ggere, ensonga ya kusiwuuka mpisa nebonoona…
Around Uganda
Ekiwandiiko ekitambula ku mitimbagano kitabudde abasomesa.
Filbert Baguma nga ye muwandiisi w’ekibiina ekitaba abasomesa mu ggwanga ki Uganda National Teachers Association (UNATU),alagidde abasomesa bonna okugenda ku ssomero basomese abaana b’eggwanga baleme…
PulezidentiMuseveni akakwasiddwa obwa Ssentebe w’omukago gwa (NAM)
Pulezidenti Kaguta Museveni amangu ddala nga yakakwasibwa obwa Ssentebe bw’omukago gwa Amawanga ganampawengwa(NAM ) wali ku Speke Hotel e Munyonyo akolokose amawanga g’abazungu agakaka amawanga…
Dr.Monica Musenero agobeddwa mu kakiiko ka palamenti akalondoola embalirira ye ggwanga.
Dr.Monica Musenero nga Ono ye Minisita wa sayansi ne tekinilogiya agobeddwa mu kakiiko ka palamenti akalondoola embalirira oba budget committe gyabadde agenze okubuulira ababaka ku…
Gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebya abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne siniya ey’okuna (U.C.E).
Prof.Dr Lawrence Muganga Ono nga ye amyuka Ssenkulu wa Ssettendekero wa Victory University agamba gavumenti esaana eggyewo ebigezo by’akamalirizo ebikolebwa abayizi b’ekibiina eky’omusanvu (P.L.E) ne…
Local Business
Uganda’s Travel tech Company to be ISO certified
Tulavo is joining forces with GIZ and e360 to implement an ISO 9001:2015 Quality Management System. This will ensure that we continue to grow and…
Sports News
Darius Mugoye munabyamizanyo afudde.
Darius Mugoye Abadde omumyuka owokubiri owa Pulezidenti w’ekibiina ekitwala omupiira gw’ebigere mu ggwanga ki FUFA afudde amakya galeero mu ddwaliro e Mengo.Yazalibwa 1981 afudde alina…
Sir Bobby Charlton afudde ku myaka 86.
Omusambi wabungereza nakinku mukukyanga akapiira Sir Bobby Charlton afudde ku myaka 86,ono yaliko emunyenye ya Manchester United ku myaka 17 era yabawangulirako ebikopo bya liggi…
Al-Nassr FC eye Saudi Arabia Esayininze mutabani wa Christiano Ronaldo.
Christiano Jr ow’emyaka 13 eyazaalibwa mu June wa 2010,Mutabani wa Christiano Ronaldo atadde omukono ku ndagaano ne kiraabu ya Al-Nassr FC eye Saudi Arabia omuzannyira…
Namukadde Christiano Ronaldo kabaka mu kuteeba obutimba
Omuzannyi Christiano Ronaldo eggulo yawezezza emipiira 201 gyeyakasambira ttiimu y’eggwanga eya Portugal Ono nafuuka omuzannyi asinze okuzannyira ttiimu y’eggwanga lye emipiira emingi. Mu mupiira guno…
Wayne Rooney afunye akalimu akapya
Birmingham City alangilidde Eyaliko emunyennye ya Manchester United ate omuteebi wa bungereza Mark Wayne Rooney kati alangiriddwa nga omutendesi omujja ku kilabu ya Birmingham City…
Morley Byekwaso appointed interim Coach for Uganda Cranes.
The Federation of Uganda Football Associations (FUFA) has appointed Morley Byekwaso as Uganda Cranes coach on an interim basis.The duration of his appointment is one…